The Quran in Ganda - Surah Qadr translated into Ganda, Surah Al-Qadr in Ganda. We provide accurate translation of Surah Qadr in Ganda - لوغندا, Verses 5 - Surah Number 97 - Page 598.
بِّسْمِ اللَّهِ الرَّحْمَٰنِ الرَّحِيمِ إِنَّا أَنزَلْنَاهُ فِي لَيْلَةِ الْقَدْرِ (1) Mazima ffe twassa Kur'ani mu kiro ekiyitibwa Layila-tul-kadri (e kiro ekyokugera era ekyekitiibwa) |
وَمَا أَدْرَاكَ مَا لَيْلَةُ الْقَدْرِ (2) Ye nno omanyi Layila-tul-kadri kye ki |
لَيْلَةُ الْقَدْرِ خَيْرٌ مِّنْ أَلْفِ شَهْرٍ (3) Layila-tul-kadri kiro kirungi okusinga emyezi olukumi |
تَنَزَّلُ الْمَلَائِكَةُ وَالرُّوحُ فِيهَا بِإِذْنِ رَبِّهِم مِّن كُلِّ أَمْرٍ (4) Mu kiro ekyo, ba Mlayika bakka nga ne Jiburilu mwali ku lw’ekiragiro kya mukama waabwe (Katonda). Nga bajja na buli kiragiro |
سَلَامٌ هِيَ حَتَّىٰ مَطْلَعِ الْفَجْرِ (5) Ekiro ekyo kya mirembe myereere, okutuusa obudde okukya |