The Quran in Ganda - Surah Al Fil translated into Ganda, Surah Al-Fil in Ganda. We provide accurate translation of Surah Al Fil in Ganda - لوغندا, Verses 5 - Surah Number 105 - Page 601.
أَلَمْ تَرَ كَيْفَ فَعَلَ رَبُّكَ بِأَصْحَابِ الْفِيلِ (1) Tewamanya Katonda kyeyakola eggye ly’enjovu |
أَلَمْ يَجْعَلْ كَيْدَهُمْ فِي تَضْلِيلٍ (2) Enkwe zaabwe tezaagwa butaka |
وَأَرْسَلَ عَلَيْهِمْ طَيْرًا أَبَابِيلَ (3) N'abasindikira e binnyonyi nga bijjira mu bibinja |
تَرْمِيهِم بِحِجَارَةٍ مِّن سِجِّيلٍ (4) Nga bibakanyugira amayinja amookye |
فَجَعَلَهُمْ كَعَصْفٍ مَّأْكُولٍ (5) Nebafuuka nga omuddo ogagayiddwa ensolo ne gufuluma nga gufuuse obusa |