The Quran in Ganda - Surah Kawthar translated into Ganda, Surah Al-Kawthar in Ganda. We provide accurate translation of Surah Kawthar in Ganda - لوغندا, Verses 3 - Surah Number 108 - Page 602.
إِنَّا أَعْطَيْنَاكَ الْكَوْثَرَ (1) Mazima ffe twakuwa e birungi e bingi, (mu ebyo mwe muli n'oluzzi Kauthara olw'omu jjana) |
فَصَلِّ لِرَبِّكَ وَانْحَرْ (2) N'olwekyo wenywereze ku kusaala ku lwa Katondawo, era osale n’ebisolo, nga osaddaaka ku lwa Katondawo |
إِنَّ شَانِئَكَ هُوَ الْأَبْتَرُ (3) Mazima oyo akuwalagganya, (ng'akuvuma era n'okukujeeja) ye wenkuggu |