The Quran in Ganda - Surah Kafirun translated into Ganda, Surah Al-Kafirun in Ganda. We provide accurate translation of Surah Kafirun in Ganda - لوغندا, Verses 6 - Surah Number 109 - Page 603.

| قُلْ يَا أَيُّهَا الْكَافِرُونَ (1) Bagambe nti, abange mmwe abatakkiriza (abawakanyi) | 
| لَا أَعْبُدُ مَا تَعْبُدُونَ (2) Ssisinza ebyo bye musinza (amasanamu, lubaale, n'ebirala) | 
| وَلَا أَنتُمْ عَابِدُونَ مَا أَعْبُدُ (3) Wadde namwe temusinza oyo gwe nsinza (ali omu mu bwa Katonda bwe) | 
| وَلَا أَنَا عَابِدٌ مَّا عَبَدتُّمْ (4) Era siri waakusinza ebyo bye musinza | 
| وَلَا أَنتُمْ عَابِدُونَ مَا أَعْبُدُ (5) Era nammwe temuli baakusinza oyo gwensinza | 
| لَكُمْ دِينُكُمْ وَلِيَ دِينِ (6) Mulina e nkola yammwe (ey'okusinza ba Katonda abangi, nange nnina enkola yange (ey'okusinza Katonda omu yekka) |