The Quran in Ganda - Surah Al Asr translated into Ganda, Surah Al-Asr in Ganda. We provide accurate translation of Surah Al Asr in Ganda - لوغندا, Verses 3 - Surah Number 103 - Page 601.
وَالْعَصْرِ (1) Ndayira omulembe (buli mulembe) |
إِنَّ الْإِنسَانَ لَفِي خُسْرٍ (2) Mazima ddala omuntu yenna gy’afa yenkana ali mu kufaafaaganirwa |
إِلَّا الَّذِينَ آمَنُوا وَعَمِلُوا الصَّالِحَاتِ وَتَوَاصَوْا بِالْحَقِّ وَتَوَاصَوْا بِالصَّبْرِ (3) Okugyako abo abakkiriza Katonda (mu nzikiriza entuufu) ate ne bakola e mirimu emirungi, era ne balaamirigana okukoleranga ku mazima (mu bulamu bwabwe bwonna) era ne balaamiragana okubeera abagumikiriza (mu bulamu bwabwe bwonna) |