The Quran in Ganda - Surah Nasr translated into Ganda, Surah An-Nasr in Ganda. We provide accurate translation of Surah Nasr in Ganda - لوغندا, Verses 3 - Surah Number 110 - Page 603.
إِذَا جَاءَ نَصْرُ اللَّهِ وَالْفَتْحُ (1) Okutaasa kwa Katonda n’obuwanguzi bwe bijjanga |
وَرَأَيْتَ النَّاسَ يَدْخُلُونَ فِي دِينِ اللَّهِ أَفْوَاجًا (2) N’olaba abantu nga bayingira e ddiini ya Katonda mu bibinja |
فَسَبِّحْ بِحَمْدِ رَبِّكَ وَاسْتَغْفِرْهُ ۚ إِنَّهُ كَانَ تَوَّابًا (3) Otenderezanga Mukama Katondawo n’ebitendobye, era omwetondere, mazima yye akkiriza okwenenya |