The Quran in Ganda - Surah Falaq translated into Ganda, Surah Al-Falaq in Ganda. We provide accurate translation of Surah Falaq in Ganda - لوغندا, Verses 5 - Surah Number 113 - Page 604.
قُلْ أَعُوذُ بِرَبِّ الْفَلَقِ (1) Gamba nti, nsaba obukuumi ewa Katonda afuga okukya kw’obudde |
مِن شَرِّ مَا خَلَقَ (2) Mu bubi bw’ebyo bye yatonda |
وَمِن شَرِّ غَاسِقٍ إِذَا وَقَبَ (3) Ne mu bubi bw’ekiro nga kikutte |
وَمِن شَرِّ النَّفَّاثَاتِ فِي الْعُقَدِ (4) Ne mu bubi bw’abakazi abalogo abasiba ebifundikwa (ne babifuuwamu nga balaamiriza) |
وَمِن شَرِّ حَاسِدٍ إِذَا حَسَدَ (5) Ne mu bubi obuva mu mukozi wensaalwa ng'akoze ensaalwa |