القرآن باللغة لوغندا - سورة الفلق مترجمة إلى اللغة لوغندا، Surah Falaq in Ganda. نوفر ترجمة دقيقة سورة الفلق باللغة لوغندا - Ganda, الآيات 5 - رقم السورة 113 - الصفحة 604.

| قُلْ أَعُوذُ بِرَبِّ الْفَلَقِ (1) Gamba nti, nsaba obukuumi ewa Katonda afuga okukya kw’obudde |
| مِن شَرِّ مَا خَلَقَ (2) Mu bubi bw’ebyo bye yatonda |
| وَمِن شَرِّ غَاسِقٍ إِذَا وَقَبَ (3) Ne mu bubi bw’ekiro nga kikutte |
| وَمِن شَرِّ النَّفَّاثَاتِ فِي الْعُقَدِ (4) Ne mu bubi bw’abakazi abalogo abasiba ebifundikwa (ne babifuuwamu nga balaamiriza) |
| وَمِن شَرِّ حَاسِدٍ إِذَا حَسَدَ (5) Ne mu bubi obuva mu mukozi wensaalwa ng'akoze ensaalwa |