The Quran in Ganda - Surah An Nas translated into Ganda, Surah An-Nas in Ganda. We provide accurate translation of Surah An Nas in Ganda - لوغندا, Verses 6 - Surah Number 114 - Page 604.
قُلْ أَعُوذُ بِرَبِّ النَّاسِ (1) Gamba nti, nsaba obukuumi okuva eri Mukama omulabirizi wa bantu |
مَلِكِ النَّاسِ (2) Omufuzi w'abantu |
إِلَٰهِ النَّاسِ (3) Asinzibwa abantu |
مِن شَرِّ الْوَسْوَاسِ الْخَنَّاسِ (4) Amponye obubi bw’omulabankanya sitaani omwekwesi |
الَّذِي يُوَسْوِسُ فِي صُدُورِ النَّاسِ (5) Oyo alabankanya (e mitima egiri) mu bifuba by'abantu |
مِنَ الْجِنَّةِ وَالنَّاسِ (6) (Sitaani) ow’omu majiinni ne sitaani ow’omu bantu |