×

Mazima mulina ekyokulabirako ekirungi ekya Nabbi Ibrahim n'abakkiriza abaali naye, mu kiseera 60:4 Ganda translation

Quran infoGandaSurah Al-Mumtahanah ⮕ (60:4) ayat 4 in Ganda

60:4 Surah Al-Mumtahanah ayat 4 in Ganda (لوغندا)

Quran with Ganda translation - Surah Al-Mumtahanah ayat 4 - المُمتَحنَة - Page - Juz 28

﴿قَدۡ كَانَتۡ لَكُمۡ أُسۡوَةٌ حَسَنَةٞ فِيٓ إِبۡرَٰهِيمَ وَٱلَّذِينَ مَعَهُۥٓ إِذۡ قَالُواْ لِقَوۡمِهِمۡ إِنَّا بُرَءَٰٓؤُاْ مِنكُمۡ وَمِمَّا تَعۡبُدُونَ مِن دُونِ ٱللَّهِ كَفَرۡنَا بِكُمۡ وَبَدَا بَيۡنَنَا وَبَيۡنَكُمُ ٱلۡعَدَٰوَةُ وَٱلۡبَغۡضَآءُ أَبَدًا حَتَّىٰ تُؤۡمِنُواْ بِٱللَّهِ وَحۡدَهُۥٓ إِلَّا قَوۡلَ إِبۡرَٰهِيمَ لِأَبِيهِ لَأَسۡتَغۡفِرَنَّ لَكَ وَمَآ أَمۡلِكُ لَكَ مِنَ ٱللَّهِ مِن شَيۡءٖۖ رَّبَّنَا عَلَيۡكَ تَوَكَّلۡنَا وَإِلَيۡكَ أَنَبۡنَا وَإِلَيۡكَ ٱلۡمَصِيرُ ﴾
[المُمتَحنَة: 4]

Mazima mulina ekyokulabirako ekirungi ekya Nabbi Ibrahim n'abakkiriza abaali naye, mu kiseera we baagambira bannaabwe nti mazima ffe tubesammudde n'ebyo bye musinza ebitali Katonda (ali omu). Tubawakanyizza era waliwo wakati waffe nammwe obulabe n'obukyayi obw'olubeerera, mpozzi nga mukkirizza Katonda ali omu. Okugyako ekigambo kya Ibrahim kye yagamba kitaawe oluberyeberye nti nja kwegayirira ddala Katonda akusonyiwe, era sirina kintu kyonna kyenyinza kukugasa ewa Katonda. Ayi Katonda waffe ggwe wekka gwetwesiga. Era tukwenenyerezza. Era gyoli gyetujja okudda

❮ Previous Next ❯

ترجمة: قد كانت لكم أسوة حسنة في إبراهيم والذين معه إذ قالوا لقومهم, باللغة لوغندا

﴿قد كانت لكم أسوة حسنة في إبراهيم والذين معه إذ قالوا لقومهم﴾ [المُمتَحنَة: 4]

❮ Previous Next ❯

Verse in more languages

Transliteration Bangla Bosnian German English Persian French Hindi Indonesian Kazakh Dutch Russian Spanish Turkish Urdu Uzbek