×

Abange mmwe abakkiriza temufuulanga abalabe bange era abalabe ba mmwe mikwano gyammwe 60:1 Ganda translation

Quran infoGandaSurah Al-Mumtahanah ⮕ (60:1) ayat 1 in Ganda

60:1 Surah Al-Mumtahanah ayat 1 in Ganda (لوغندا)

Quran with Ganda translation - Surah Al-Mumtahanah ayat 1 - المُمتَحنَة - Page - Juz 28

﴿يَٰٓأَيُّهَا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ لَا تَتَّخِذُواْ عَدُوِّي وَعَدُوَّكُمۡ أَوۡلِيَآءَ تُلۡقُونَ إِلَيۡهِم بِٱلۡمَوَدَّةِ وَقَدۡ كَفَرُواْ بِمَا جَآءَكُم مِّنَ ٱلۡحَقِّ يُخۡرِجُونَ ٱلرَّسُولَ وَإِيَّاكُمۡ أَن تُؤۡمِنُواْ بِٱللَّهِ رَبِّكُمۡ إِن كُنتُمۡ خَرَجۡتُمۡ جِهَٰدٗا فِي سَبِيلِي وَٱبۡتِغَآءَ مَرۡضَاتِيۚ تُسِرُّونَ إِلَيۡهِم بِٱلۡمَوَدَّةِ وَأَنَا۠ أَعۡلَمُ بِمَآ أَخۡفَيۡتُمۡ وَمَآ أَعۡلَنتُمۡۚ وَمَن يَفۡعَلۡهُ مِنكُمۡ فَقَدۡ ضَلَّ سَوَآءَ ٱلسَّبِيلِ ﴾
[المُمتَحنَة: 1]

Abange mmwe abakkiriza temufuulanga abalabe bange era abalabe ba mmwe mikwano gyammwe egy'omunda, so nga baawakanya amazima agaabajjira okuva ewa Katonda ne bagobaganya omubaka awamu nammwe (okuva mu Makkah), olwokuba nti mukkiriza Katonda omulezi wa mmwe. Bwe muba mufulumye olw'okulwana mu kkubo lyange era nga munoonya okusiima kwange, (temukukutanga ne mubabuulira ebyama byammwe) nga mukolagana nabo mu ngeri y'ekyama ate nga nange manyi ebyo bye mukisa ne byemwolesa. Oyo yenna akikola mu mmwe aba avudde ku kkubo ettuufu

❮ Previous Next ❯

ترجمة: ياأيها الذين آمنوا لا تتخذوا عدوي وعدوكم أولياء تلقون إليهم بالمودة وقد, باللغة لوغندا

﴿ياأيها الذين آمنوا لا تتخذوا عدوي وعدوكم أولياء تلقون إليهم بالمودة وقد﴾ [المُمتَحنَة: 1]

❮ Previous Next ❯

Verse in more languages

Transliteration Bangla Bosnian German English Persian French Hindi Indonesian Kazakh Dutch Russian Spanish Turkish Urdu Uzbek