القرآن باللغة لوغندا - سورة القارعة مترجمة إلى اللغة لوغندا، Surah Qariah in Ganda. نوفر ترجمة دقيقة سورة القارعة باللغة لوغندا - Ganda, الآيات 11 - رقم السورة 101 - الصفحة 600.
الْقَارِعَةُ (1) Ekikoona (ekyentiisa) |
مَا الْقَارِعَةُ (2) Ekikoona kye ki |
وَمَا أَدْرَاكَ مَا الْقَارِعَةُ (3) Naye omanyi ekikoona kye ki |
يَوْمَ يَكُونُ النَّاسُ كَالْفَرَاشِ الْمَبْثُوثِ (4) Lwe lunaku abantu lwe balibeera nga e biwojjolo ebisaasaanye |
وَتَكُونُ الْجِبَالُ كَالْعِهْنِ الْمَنفُوشِ (5) N’ensozi lwe zirifuuka nga pamba omusuunsule afuumuuka |
فَأَمَّا مَن ثَقُلَتْ مَوَازِينُهُ (6) Naye, omuntu alibeera n'emirimu e mirungi nga gizitowa (okusinga ebibibye) |
فَهُوَ فِي عِيشَةٍ رَّاضِيَةٍ (7) Oyo agenda kubeera mu bulamu obw’okwesiima |
وَأَمَّا مَنْ خَفَّتْ مَوَازِينُهُ (8) Ate oyo aliwewukirwa emirimu gye emirungi (ebibi bye n’ebisinga obuzito) |
فَأُمُّهُ هَاوِيَةٌ (9) Oyo nno, obuddo n'obutuulo bwe muliro oguyitibwa “Haawiya” |
وَمَا أَدْرَاكَ مَا هِيَهْ (10) Naye omanyi ‘Haawiya’ kye ki |
نَارٌ حَامِيَةٌ (11) Gwe muliro ogwengeredde (ogwokya ennyo) |