القرآن باللغة لوغندا - سورة الهُمَزَة مترجمة إلى اللغة لوغندا، Surah Humazah in Ganda. نوفر ترجمة دقيقة سورة الهُمَزَة باللغة لوغندا - Ganda, الآيات 9 - رقم السورة 104 - الصفحة 601.
وَيْلٌ لِّكُلِّ هُمَزَةٍ لُّمَزَةٍ (1) Okubonaabona okwamaanyi kugenda kubeera ku buli muntu atambuza engambo, ageya banne n'abaggya obumogo |
الَّذِي جَمَعَ مَالًا وَعَدَّدَهُ (2) Oyo akungaanya ebyo bugagga n’abituuma |
يَحْسَبُ أَنَّ مَالَهُ أَخْلَدَهُ (3) Alowooza nti eby'obugaggabye byakumukuumira ku nsi obugenderevu |
كَلَّا ۖ لَيُنبَذَنَّ فِي الْحُطَمَةِ (4) Nedda, ajja kukanyugwa mu muliro oguyitibwa “Hutwama” |
وَمَا أَدْرَاكَ مَا الْحُطَمَةُ (5) Ye omanyi “Hutwama” kye ki |
نَارُ اللَّهِ الْمُوقَدَةُ (6) (Hutwama) muliro gwa Katonda omukume, ogubumbujja |
الَّتِي تَطَّلِعُ عَلَى الْأَفْئِدَةِ (7) Ogwo ogwokya negutuukira ddala ku mitima |
إِنَّهَا عَلَيْهِم مُّؤْصَدَةٌ (8) Mazima ddala omuliro ogwo (Hutwama) ku bantu abo (abogeddwaako) gugenda kubabuutikira |
فِي عَمَدٍ مُّمَدَّدَةٍ (9) Mu midumu emiwanvu |